audio
audioduration (s)
2.53
35
sentence
stringlengths
7
411
language
stringclasses
2 values
wayitibwa kittiro
lg
enjoka eziruma omukazi eyaakazaala ziyitibwa zitya
lg
okutuula awamu y'engeri yokka mwe tulina okuyita okuvvuunuka ebizibu byaffe
lg
ebika tulina ebiwerako mu buganda
lg
bavubuka bannaffe be tubeera nabo bamanyi okuyeeyereza bannaabwe
lg
bwe baava awo baggukira mu bbaala
lg
eby'obugagga by'ensi birina okukuumibwa obulungi
lg
ono agenda kuddirirwa henry tumukunde atalina kibiina nga waakuwandiisibwa ku ssaawa musanvu
lg
mujja kubazaaza emize egitali gimu
lg
okukyusa abakulu b'essomero kitaataaganya okusoma kw'omwana
lg
omwenge guli mu lyaato
lg
ekizibu kya kabuyonjo mu masomero kisoomooza okusingira ddala eri abawala
lg
engatto zaabadde nnene nnyo ku ye
lg
abasajja abo baabalaga enkoofiira ttaano essatu nga nzirugavu ate ng'ebbiri njeru
lg
omuvubuka bwe tumutandikira ku myaka kkumi n'essatu ng'ayingira ssekendule
lg
nze nno ssebo lwakundaba wano naye nninga ataliiko babe
lg
embeera gye nabanyumiza katono ebaleete amaziga ne nnyina
lg
ofuna akati k'omupeera akakyali akatoototo
lg
buli lw'oyita mu ssere akukwata ku lugoye lw'oba oyambadde
lg
oyo mukama eyakuyita anaakukozesa eby'amaanyi
lg
ka nkubuuze kikwetaagisa okumala okwemenya okugulu olyoke omanye omuntu amenyese obuzibu bw'ayitamu
lg
ente zange zabbibbwa wiiki ewedde
lg
nga tuli ku ssomero tufuna obukodyo mu kusoma n'okuwandiika
lg
singa omwana alwawo okumera amannyo omukuuta kajjampuni
lg
lwaki olina entondo mwana ggwe
lg
mu maaso g'ekyoto wayitibwa wamberi
lg
obwavu mpologoma bw'oteerwanako ekulya
lg
oyinza okuwulira nti oli mwetegefu okufumbirwa
lg
wabaddewo bannamawulire bangi mu lukungaana
lg
abamu tebalinda na kumanya mannya g'oyo gwe baagala okuwasa
lg
yasomera mu masomero ga bbeeyi
lg
ategeezezza nti enkaayana zino zirudde nga naye yazisangawo
lg
ebisale by'essomero eby'abavubuka n'abaana birina okusalibwako
lg
serengeta wammanga awo osange abasajja abeesabise ebiso
lg
omuwala naye bw'atuuka mu kiseera ekyo atandika okusikirizibwa eri abalenzi
lg
ekinyonyi ekyo ky'ogera nti ggyayo obwato ggyayo obwato
lg
abantu bonna bateekeddwa okugoberera amateeka g'eggwanga obudde bwonna
lg
amazzi agakyusizza langi ne gatandika okufuuka aga kiragala gayitibwa malembo
lg
obutaka bwe butundibwa kijja kuba tekikyasoboka muntu kweyanjula nga asinziira ku buvo bwe
lg
tandika okusika ennywanto ng'ozza wansi nga buli ngalo esika okutuuka ku ngalo esembayo
lg
kumpi buli muntu asuubira okufuna obwenkanya
lg
abantu abasinga bagamba tebaafuna ssente
lg
yabuulirako banne gye yagenda
lg
ate olowooza waliwo enkyakyuka yonna ejja
lg
omukozi oyo abonyaabonya nnyo abaana
lg
tewali bukakafu bulaga nti ekigagi kiwonya ssennyiga omukambwe
lg
yasaba abazadde obutasuulirira buvunaanyizibwa bwabwe
lg
empiso ne wuzi bye bimu ku bintu e byetaagisa okukola ppamba w'ekikyala addibwamu
lg
buli asimba atunuuligana ne munne mu lunnyiriri luli olulala
lg
alipoota ku butebenkevu mu kiswa primary school
lg
ebitono ku ssekabaka ssuuna
lg
ettaka lino kigambibwa lituddeko abantu abasoba mu bisatu nga likunukkiriza yiika ebikumi bina
lg
obulamu bw'obwongo bwa nkizo mu kiseera kya ssennyiga omukambwe nga abantu bangi basigala tebalina mirimu
lg
ensonda y'enju eyitibwa enkuzi
lg
ekiteeso ekyo kinafuya endowooza y'abantu ku lulimi lwabwe
lg
omugenzi walakira yaziikiddwa ku kyalo kawoko e bukomansimbi ku lwomukaaga
lg
mbu naye maamawo yali awalampa eddirisa afulume ekisenge ne kitendewalirwa era n'addayo munda nakyo
lg
abasomesa bavunaanyizibwako ekitundutundu ku kusoma kw'abayizi
lg
basalamu ekitole ky'omusaayi
lg
kabaka teyeebaka wabula awummula
lg
awatali nkolagana n'abantu balala kitegeeza nti okwogera nabo tekisoboka
lg
mu budde obwo buganda mbu yayitibwanga muwawa erinnya erifaanana okutegeeza nti njereere
lg
kitegeeza nti omuntu okuweebwa kkaadi alina okuba ng'asembeddwa obukiiko obutereddwawo
lg
ebyenjigiriza ku byobulamu mu masomero bya mugaso eri abaana b'essomero aba siniya
lg
omukulembeze yakubirizza abantu okuvaayo beekebeze endwadde z'ekikaba
lg
mu nsi mulimu ebika by'amayinja biyitirivu
lg
okupangisa kimalamu omuntu ekitiibwa
lg
bagenderera kuzuula kiki ekyaviiriddeko okufa kwa emoding
lg
tufeeyo ku ebyo ebinaatuyamba okufunira abantu baffe eky'okulya
lg
olwo kitegeeza nti ebiwandiiko byonna omuli n'obutabo bijja kuba mu lungereza naye olwangungu
lg
abamu bakoseddwa nnyo nga bamenyese amagulu n'emikono
lg
gavumenti eguze ettaka eddala ly'ekitongole ky'amakomera
lg
enjogera eno yatandika kukozesebwa ku mulembe gwa kamaanya
lg
yamukubira mu lujjudde ng'ensi yonna eraba awatali nsonyi yadde
lg
obuwangwa nabwo buli mu nsonga ezinywesa abantu omwenge mu bitundu
lg
okufumba amazzi oba okugassaamu eddagala eritta obuwuka
lg
lino lye linnya eryayitibwanga ekitongole kya buganda ekikessi kiwuliriza
lg
twogera ku birowoozo n'ensonga ebizimba era mu zo osobola okuba omutuufu oba omukyamu
lg
naye oluusi abafuuyi b'ennugu baluleeta ddiiru zange zonna ne zifa
lg
wali otutte obudde okukyefumiitrizaako ekyo
lg
abakazi ab'embuto abasinga bamala emyezi mwenda okuzaala
lg
enjuki zaaluma omusajja era okukkakkana nga naye zimusse
lg
nteekwa okubuuka mu bbanga ng'enkwale bwe zikola
lg
namaato yatwalibwa mu ddwaliro n'ajjanjabibwa naye katonda namuyamba n'assuuka
lg
waayitawo akaseera katono wazzike n'agamba waggoonya nti ononsonyiwa mukwano
lg
empandiika y'obugambo obulaga obwannannyini
lg
entungulizo ye mpiso etungisibwa
lg
bittu bwe yali atandise okugejja mu budde obwo
lg
mu bbanga eriyise emabega amasomero ga nnassale mangi gaatandikibwawo
lg
ekyama kya mukyala kojja kibotoka
lg
obubbi bususse mu minisitule y'eby'ettaka
lg
lukumi lukumi bw'atyo bw'atunda ennyaanya
lg
bwatyo nga n'enviiri ze zikuze nga n'ekirevu kye kikulukuse
lg
si nsonga oba nga biwangaala mu kikolo oba tebiwangaala
lg
kayima yakuba enduulu nga alabye omubbi
lg
mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu nnyoko yafuna olubuto lwo era naakuzaala
lg
ate nze mbadde sibijjukira kaakati wabagamba otya
lg
maama ayinza okwetaaga okuyambibwa okuddamu okuyonsa
lg
abakulembeze b'ekitundu balina okutegeeza abawala okusigala mu ssomero
lg
emboozi y'omuwandiisi ono nnungi nnyo kubanga eri ku mulamwa
lg